Kyagulanyi ayisibwa bulungi e Makindye – Meddie Kaggwa

Meddie Kaggwa nga ono ye Ssentebe w’akakiiko akalera eddembe mu Uganda agamba nti asisinkanye Omubaka Kyagulanyi gwasanze nga azimbye face, nga tasobola kutuula yadde okutambula nga era abadde ayambibwako okutambula. Agamba nti agambye awulira obulumi nti era yatulugunyizibwa nnyo nga akwatibwa yadde nga yali awanise emikono omusirkale omu yamukuba akatayimbwa bwatyo nazirika.
Kaggwa agamba nti bakebedde wasula ne wanaabira nga ali bulungi.
Bwatyo agamba nti akakiiko kasiimye embeera gyayisibiwamu era nti afuna obujanjabi ekitatiisa.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply