Latest News

Kaweesi abadde mukozi nnyo – Ssaabaminisita Rugunda


Ssaabaminisita Dr. Ruhakana Rugunda agamba nti Andrew Fellix Kaweesi  abadde omwogezi w’ekitongole ekya Police abadde muntu ayagala ennyo emirimu gye ate akolerera ennyo eggwanga Yuganda. 

Bino Dr. Ruhakana Rugunda abyogeredde ku Botanical Beach Hotel e Ntebe amawulire g’okuttibwa kwa Kaweesi gyegamusanze ng’ali mu nsisinkano n’abomukago ogwa Inter – Party Organisation for Dialogue  ( IPOD)