Radio Simba, The Best Luganda Station in the World ! http://www.radiosimba.ug Broadcasting from Kampala on 97.3 FM Mon, 23 Apr 2018 11:23:45 +0300 en-US hourly 1 http://www.radiosimba.ug/wp-content/uploads/2014/05/RADIO-SIMBA-LOGO-MAGIZMUS2-2-70x70.jpg Radio Simba, The Best Luganda Station in the World ! http://www.radiosimba.ug 32 32 Abaawangula zzaabu Museveni abawadde obukadde 5 buli omu http://www.radiosimba.ug/abaawangula-zzaabu-museveni-abawadde-obukadde-5-buli-omu/ http://www.radiosimba.ug/abaawangula-zzaabu-museveni-abawadde-obukadde-5-buli-omu/#respond Mon, 23 Apr 2018 08:00:54 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35461 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Gavumenti egenda kufuba okulaba nga esasula ensimbi ezibanjibwa bannabyamizannyo abawanguzi b’emidaali. Bweyabadde ku kyemisana ne ttiimu eyeetaba  mu mpaka z’emizannyo egy’enjawulo eza Common Wealth mu Gold Coast Australia eggulo mu maka g’obwa Pulezidenti e Ntebbe , Museveni yategeezezza nti abaawangula zzaabu agenda kubawa obukadde butaano buli omu, aba Ffeeza […]

The post Abaawangula zzaabu Museveni abawadde obukadde 5 buli omu appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/abaawangula-zzaabu-museveni-abawadde-obukadde-5-buli-omu/feed/ 0
Palamenti yeetaaga obuwumbi 3 okusasula ababaka abapya (3.3bn) http://www.radiosimba.ug/palamenti-yeetaaga-obuwumbi-3-okusasula-ababaka-abapya-3-3bn/ http://www.radiosimba.ug/palamenti-yeetaaga-obuwumbi-3-okusasula-ababaka-abapya-3-3bn/#respond Fri, 20 Apr 2018 18:28:29 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35442 Palamenti y’eggwanga lyattu Yuganda yeetaaga obuwumbi busatu n’obukadde bisatu okukola ku misaala gy’ababaka mu Palamenti abapya 12 mu mbalirira y’eggwanga ejja. Kino kibikkuddwa ab’akakiiko ka Palamenti ku by’ensimbi nga bakulembeddwamu Omubaka Peter Ogwang bwekabadde kalabiseeko eri akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’amateeka n’ensonga za Palamenti akakulirwa Omubaka wa West Budama Jacob Oboth Bw’abadde mu kakiiko […]

The post Palamenti yeetaaga obuwumbi 3 okusasula ababaka abapya (3.3bn) appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/palamenti-yeetaaga-obuwumbi-3-okusasula-ababaka-abapya-3-3bn/feed/ 0
Gavumenti enoonya obuwumbi 8.5 okufuna abasawo abapya 720 http://www.radiosimba.ug/gavumenti-enoonya-obuwumbi-8-5-okufuna-abasawo-abapya-720/ http://www.radiosimba.ug/gavumenti-enoonya-obuwumbi-8-5-okufuna-abasawo-abapya-720/#respond Fri, 20 Apr 2018 17:57:20 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35431 Gavumenti enoonya obuwumbi bw’esimbi za Yuganda munaana n’ekitundu (8.5 bn) okusasula abasawo abapya 720 wamu n’okuteeka ebikozesebwa mu ddwaliro ly’e Mulago  – Kawempe ne Kiruddu  Obubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu, Sarah Opendi agamba nti abasawo abali mu malwaliro gano mu kiseera kino baggyibwa mu Mulago omukadde olw’okuba nti ali mu kuddaabirizibwa kyokka nga eddwaliro […]

The post Gavumenti enoonya obuwumbi 8.5 okufuna abasawo abapya 720 appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/gavumenti-enoonya-obuwumbi-8-5-okufuna-abasawo-abapya-720/feed/ 0
Abakulira eby’okwerinda boogedde ebisongovu http://www.radiosimba.ug/abakulira-ebyokwerinda-boogedde-ebisongovu/ http://www.radiosimba.ug/abakulira-ebyokwerinda-boogedde-ebisongovu/#respond Wed, 18 Apr 2018 18:08:38 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35421 Oluvannyuma lw’abatuuze mu kabuga k’e Mbalala Mukono okusuulibwa ebibaluwa nga babaagalako ensimbi, waliwo olukiiko lw’ebyokwerinda olukubiddwa mu kitundu kyabwe era nga lubadde lwa bbugumu nnyo olutuusiza n’abakulu okwogera ebisongovu. Abatuuze babadde balumiriza GISO w’e ggombolola y’e Nama, Muhammad Wamala okukweka ababbi olutatadde nga tayagala kubaatuukiriza. Bino okubaawo kyaddiridde GISO ono Wamala okutegeeza nga ye bw’amanyi […]

The post Abakulira eby’okwerinda boogedde ebisongovu appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/abakulira-ebyokwerinda-boogedde-ebisongovu/feed/ 0
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwanyi kibayodde http://www.radiosimba.ug/ekitongole-ekivunaanyizibwa-ku-mmwanyi-kibayodde/ http://www.radiosimba.ug/ekitongole-ekivunaanyizibwa-ku-mmwanyi-kibayodde/#respond Wed, 18 Apr 2018 17:56:04 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35411 Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwanyi mu ggwanga ekya Uganda Coffee Developement Authority kiriko ekikwekweto kyekikoze mu Disitulikiti  okuli Mityana, Mubende, Ggomba, Mpigi, Kiboga ne kikwata abasuubuzi, abalimi n’abebyuma eby’emmwanyi abatyoboola omutindo gw’emmwanyi. Ekikwekweto kino kikulembeddwamu akulira omutindo gw’emmwanyi mu kitundu ekya Western Region Steven Balikulungi ng’ono agambye nti omutindo gw’emmwanyi za Yuganda gubadde gugudde ku katale k’ensi yonna nga kino […]

The post Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwanyi kibayodde appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/ekitongole-ekivunaanyizibwa-ku-mmwanyi-kibayodde/feed/ 0
Police egudde mu kabondo k’ababbi ba Pikipiki http://www.radiosimba.ug/police-egudde-mu-kabondo-kababbi-ba-pikipiki/ http://www.radiosimba.ug/police-egudde-mu-kabondo-kababbi-ba-pikipiki/#respond Wed, 18 Apr 2018 17:36:31 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35408 Police e Mubende egudde mu kabondo k’ababbi ba pikipiki ababadde bazibba nebazitemaatema ssipeeya.  Aduumira Police e Mubende , Martin Okoyo ategeezezza nti obubbi buno bano babadde babukolera Kangulumira mu South Division mu Munisipaali y’e Mubende Annyonnyodde nti okukwata bano bayambiddwako abavuzi ba boda boda ababatemezzaako nebabatwala bano gye basumululira pikipiki era nga pikipiki ebakwasiza ya […]

The post Police egudde mu kabondo k’ababbi ba Pikipiki appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/police-egudde-mu-kabondo-kababbi-ba-pikipiki/feed/ 0
UPDF esaanyizzaawo ebyokulwanyisa ebikadde http://www.radiosimba.ug/updf-esaanyizzaawo-ebyokulwanyisa-ebikadde/ http://www.radiosimba.ug/updf-esaanyizzaawo-ebyokulwanyisa-ebikadde/#respond Tue, 17 Apr 2018 19:34:48 +0000 http://www.radiosimba.ug/?p=35399 Eggye lya UPDF lisaanyizzaawo eby’okulwanyisa ebiweza ttoni 89 ebikadde ebibadde eby’obulabe eri banna Uganda. Akuliddemu enteekateeka eno Brigadier Solomon Amanya, ku mukolo ogw’okwokya amasasi, bbomu n’emmundu ogubadde mu nkambi y’amagye eya Kabamba e Mubende ategezezza nti kino bakikoze kubanga eby’okulwanyisa eby’engeri eno bibeera tebirina mugaso eri UPDF ate nga bya bulabe. Bridger Solomon Amanya ategeezezza nti […]

The post UPDF esaanyizzaawo ebyokulwanyisa ebikadde appeared first on Radio Simba, The Best Luganda Station in the World !.

]]>
http://www.radiosimba.ug/updf-esaanyizzaawo-ebyokulwanyisa-ebikadde/feed/ 0