Bannamateeka beyali Omudduumizi wa Poliisi mu ggwanga Gen. Edward Kale Kayihura bagamba nti baganiddwa okulaba omuntu waabwe akuumirwa mu barracks ya maggye e Makindye. Bagamba nti essaawa 48 zalina okukuumirwa mu kaduukulu nga tanatwalibwa mu kkooti zayitako dda.
Baddukidde mu kkooti enkulu okwekubira enduulu.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.