Akirizza okusasaanya akatambi k’obuseegu

Lillian Rukundo 23, nga muyizi ku University ya UCU alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road nasomerwa omusango gw’okusasaanya akatambi k’obuseegu.
Ono akirizza nti yeyekwata ku katambi kano nga yetuusa ku ntikko y’omukwano bwatyo nakasasaanya ku mikutu gya Internet mu 2017 n’ekigendererwa eky’okuteeka alabye akatambi kano ku mutengetero.

Ono asindikiddwa mukomera e Luzira okutuusa ku lw’okutaano week eno kiwe Kkooti obudde okulaba n’okwetegereza akatambi kano nga tebanasala musango.

 

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

66 4 instagram icon