Abantu bali mu kayisanyo ka kuyingira 2016.

Ebula essaawa Mbalebubazi okuyingira omwaka omuggya 2016 okuva mu 2015, Simba eyogeddeko ne abamu ku bantu, nga bagamba nti singa 2016 beetakkuluzaako olumbe lw’obwavu.

Wabula abalala bagamba nti omwaka guno bagenda kugumalirako mu masinzizo, abalala mu bidduluza ate abalala mu maka gaabwe.

Tubaagaliza omwaka omuggya ogujjudde ebibala.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply