Latest News

Omar – Al Bashir ali mu Yuganda, Pulezidenti Museveni asabiddwa okumukwata


Pulezidenti w'eggwanga lya Sudan Omar – Al Bashir kkooti y'ensi yonna gweyeetaaga avunaanibwe emisango egy'obutemu atuuse mu Yuganda ku bugenyi bw'aliko eri mukulu munne Pulezidenti Museveni. 

Ebitongole by'obwannakyewa bitaano biramba bisabye Pulezidenti Museveni amukwate amuweereze mu kkooti y'ensi yonna avunaanibwe emisango gy'obutemu