Latest News

Merry Christmas abawuliriza baffe – tubamatira


Abakulira Radio Simba, abakozi bonna n’abajaagaliza ebirungi twagala okuyozaayoza abawuliriza baffe mwenna mu buli nsonda y’ensi eno okutuuka mu Ssekukkulu y’omwaka guno 2016 ate n’okumalako omwaka mu mbeera yonna …. Katonda yeebale !!

Mwebale nnyo nnyini ddala okutuwuliriza ebbanga lyonna ate n’okutuwagira mu byonna byetukola okuva omwaka lwegutandika, okutuusa lweguggwako. Netukola Neeyimbira byange, Engule, Kkoodi Kkoodi nga muumwo, Idling Kalangala nga tuli nammwe, Ekiggunda Kyomwaka nga tuli bulembwe ne Pulogulaamu zonna okutwalira awamu.

Bannaffe temujja ng’okwo, ¬†ow’enkajja, ow’ennaku, ow’entamu enjaliire, tulibamma okulya ……ababi okulya abalungi emirimu, mulitubula bazinga. Mwebale nnyo n’omwaka oguggya tuli ffenna mu buli ngeri . Asante Saaaaaanaaaaaaaa. Ffemmwe Mweffe !!!