Events

Luboggola egabula ebya Ssava bya Ssekukkulu


Nga bulijjo Radio Simba n’omutima gwayo omugabi, bwebutuuka bwebuti mu biseera by’ennaku enkulu nga Simba eggya gyemulimu nkola ya Ffwmwe Mweffe nga okuyita mu muguuda okugabula ebitereke by’ennaku enkulu ¬†ebijjudde ebyassava.

Ne ku mulundi guno Omuguuda wa Luboggola yatandise dda okutabaala mu bawuliriza ba Empologoma y’eddembe nga yatandikidde Kamwokya, wuuyo Kalerwe, wuuli Matugga, wuuno Kawempe n’ebitundu ebirala njolo nga aleka abawuliriza bafunye ebyassava ¬†era nga basagambiza ng’akimezezza okw’enjala.